OMWAMI wa Ssabasajja owessaza lya Mawokota afudde kibwatukira nalekabanna Mawokota mu kiyongobero . ... OMWAMI wa Ssabasajja owessaza lya Mawokota afudde kibwatukira nalekabanna Mawokota mu kiyongobero . Kayima David Ssekyeru afudde mu ngeri yentiisa bwaseredde nagwa mu kinaabiro nga egenze okunaaba bagenze okuyita ambulensi okumuddusa mu ddwaliro e Mmengo nafiira mu kkubo nga tebanatuuka mu ddwaliro . Ssekyeru abadde amaze wiiki emu nga mugonvugonvu kyokka abadde azeemu endasi kwekwewaliriza agende mu kinaabiro